Matovu Godfrey
JF-Expert Member
- Oct 5, 2025
- 953
- 643
๐ ENGERO Z'OLULIMI OLUGANDA
Amannya | Matovu Godfrey
Omuziro | Ngabi Nsamba
A'kabbiro | Jerengesa
Omubala | kalikutanda N'ekakusuula mu b'engabi abasambaganyi
Muzukulu w'ansamba ๐
๐ฆ Aggunde ggunde ayi SSABASAJJA KABAKA - Magulu nyondo
๐ฟ๏ธ
โพ Akalya a maggwa - k'ekagamanyi enkyuusa
โพ Zirindaba o'lwange - lwa b'attima
โพ Bw'ekataligirya - olwo luwa esuubi
โพ A'wagwa ekku - lwa Malindirizi
โพ A'gaba nga Mulalu - lwa Babbi
โพ N'ezikookolima Gaali magi - lwa banyikivu abafuna
โพ Bbugu Bbugu, Teguba Muliro - olwo lulabula
โพ Kirib'eda - lwa bagumiikiriza
โพ Amaanyi t'egalya, Embazzi siy'ewaata - lw'abo abaduma
โพ Tekiwoomera matama a'biri [ one man's meat is another one's poison ]
โจ Agali awamu - G'egaluma enyama
โจ๏ธ Ne gw'ozadde - A kubira engoma n'ozina
โพ Kaamu Kaamu - Gw'emuganda [ one by one , makes a bundle ]
โพ A' talukutambulire, A kusibira. y'amenvu
โพ A bantu balamu Magoma, Gavugira A liwo
โพ A bantu balamu Bitooke, T'ebyeekweekwaamu
โพ Nkeesa lukya, nga nkoko y'amutamiivu
โพ A kakyaama amamera, bw'okagolola kamenyeka
โพ A b'oluganda Bbita, bw'ebyekoona tebyatika
โพ A manyi am'emanye - Gamala ebbita embuga
โพ A kuwaliriza okulinnya, bw'oneguka - lwa bananfuusi
โพ Gw'otonakadiya - liyigiriza ( Namanyako Di nti nfuna empale maaso )
โพ Kaamu Kaamu, Gw'emuganda - lwa banyikivu
โพ Linda kigweeyo, Afumita mukira - lwa bagayaavu
โพ Obufumbo sikunaanya - lwa ba namaka
โพ Awasa a buuza - lwa b'asemaka
โพ Kasajja katono - Okanyoomera mitala w'amugga
โพ Nsumulula osuna - ebiyiika by'oyagala
โพ Engo nebweba ya kiggwa - Ssewa'mbuzi Agibendegera
โพ Omuto gy'amanyi - Enkuba gy'etonya
โพ Enswaswa Etayanula, Y'ekola engalabi
โพ N'akulabako akatono, Aba akyade
๐ Yongerezaako lwona lwomanyi - Tuwoomese olulimi oluganda
๐๐๐ Aaawo n'entema ๐๐๐
๐ SSABASAJJA KABAKA awangaale - Ne NABAGEREKA agerekere obuganda ๐