Olulimi Oluganda - Ssabasajja Kabaka awangaale

Matovu Godfrey

JF-Expert Member
Joined
Oct 5, 2025
Posts
980
Reaction score
689
πŸ“– ENGERO Z'OLULIMI OLUGANDA


Amannya | Matovu Godfrey
Omuziro | Ngabi Nsamba
A'kabbiro | Jerengesa

Omubala | kalikutanda N'ekakusuula mu b'engabi abasambaganyi


Muzukulu w'ansamba πŸ“–

🦁 Aggunde ggunde ayi SSABASAJJA KABAKA - Magulu nyondo


🐿️

β—Ύ Akalya a maggwa - k'ekagamanyi enkyuusa

β—Ύ Zirindaba o'lwange - lwa b'attima

β—Ύ Bw'ekataligirya - olwo luwa esuubi

β—Ύ A'wagwa ekku - lwa Malindirizi

β—Ύ A'gaba nga Mulalu - lwa Babbi

β—Ύ N'ezikookolima Gaali magi - lwa banyikivu abafuna

β—Ύ Bbugu Bbugu, Teguba Muliro - olwo lulabula

β—Ύ Kirib'eda - lwa bagumiikiriza

β—Ύ Amaanyi t'egalya, Embazzi siy'ewaata - lw'abo abaduma

β—Ύ Tekiwoomera matama a'biri [ one man's meat is another one's poison ]

✨ Agali awamu - G'egaluma enyama

♨️ Ne gw'ozadde - A kubira engoma n'ozina

β—Ύ Kaamu Kaamu - Gw'emuganda [ one by one , makes a bundle ]

β—Ύ A' talukutambulire, A kusibira. y'amenvu

β—Ύ A bantu balamu Magoma, Gavugira A liwo

β—Ύ A bantu balamu Bitooke, T'ebyeekweekwaamu

β—Ύ Nkeesa lukya, nga nkoko y'amutamiivu

β—Ύ A kakyaama amamera, bw'okagolola kamenyeka

β—Ύ A b'oluganda Bbita, bw'ebyekoona tebyatika

β—Ύ A manyi am'emanye - Gamala ebbita embuga

β—Ύ A kuwaliriza okulinnya, bw'oneguka - lwa bananfuusi

β—Ύ Gw'otonakadiya - liyigiriza ( Namanyako Di nti nfuna empale maaso )

β—Ύ Kaamu Kaamu, Gw'emuganda - lwa banyikivu

β—Ύ Linda kigweeyo, Afumita mukira - lwa bagayaavu

β—Ύ Obufumbo sikunaanya - lwa ba namaka

β—Ύ Awasa a buuza - lwa b'asemaka

β—Ύ Kasajja katono - Okanyoomera mitala w'amugga

β—Ύ Nsumulula osuna - ebiyiika by'oyagala

β—Ύ Engo nebweba ya kiggwa - Ssewa'mbuzi Agibendegera

β—Ύ Omuto gy'amanyi - Enkuba gy'etonya

β—Ύ Enswaswa Etayanula, Y'ekola engalabi

β—Ύ N'akulabako akatono, Aba akyade


πŸ˜‚ Yongerezaako lwona lwomanyi - Tuwoomese olulimi oluganda

πŸƒπŸƒπŸƒ Aaawo n'entema πŸ˜‚πŸ˜‚πŸ˜‚

πŸ‘‘ SSABASAJJA KABAKA awangaale - Ne NABAGEREKA agerekere obuganda πŸ‘‘
 
Wangaala ayi Ssabasajja Kabaka πŸ™πŸΏ


Ccuuucu ,

Lukomwa nantawetwa

Ssegwanga

Musota

Mpologoma

Ssabalangira

Nant'alinnya m'ukateebe

Nantakubwa mugongo

Maaso mooji

Namunswa

Beene



♨️ 🎢 🎢 🎢

View: https://www.youtube.com/watch?v=IC2xFjnfWTs

π‘πžπšπ 𝐦𝐨𝐫𝐞... ☟︎︎︎☟︎︎︎☟︎︎︎

πŸ“Ž https://www.jamiiforums.com/threads/olulimi-oluganda-ssabasajja-kabaka-awangaale.2462731/


#𝐁𝐔𝐆𝐀𝐍𝐃𝐀 🩷 #𝐔𝐆𝐀𝐍𝐃𝐀 πŸ‡ΊπŸ‡¬
 
Cookies are required to use this site. You must accept them to continue using the site. Learn more…